
MP JAMILIO

SET LIST
Lyrics - Ndayira
INTRO
Okuva mu Music parliament
MP Jamilio era yenze
producer JOSH WONDER mwari the (one man)2
Nteredde ntende
VERSE 1
Okuva lwenakuzuula baby ndayira Abalala nagoba bonna Amazima baby yegwe muntu wange Nkusaba Nkusaba ngamba kabiite Omulungi beera nugumu ngenda okukwagara okusala mukabbu Kwegamba nga buli kimu wamu
Ndayira
MP Jamilio
Lyrics - Ganyumira
INTRO
Put on your dancing shoes a Lego Lego Dance Nzen
Dancy to the parliament tunes Abagamanyi katubiibye
CHORUS
Amazina Ganyumira Amanyi
Nange ninamu obuzina bwange labba
Amazina Ganyumira Amanyiii
Ninamu obuzina bwange laba bwenzina
(Selector man pan d beat Ge me the riddim me wanna dance tonite)2
Ganyumira Amanyi
MP Jamilio
Lyrics - Olusozi Lupiiya
INTRO
OOh Lupiiya zino amafalanga
(Naye Lupiiya zino amafalanga)2
Amafalanga gano sabaabu ya peesa tuyolekere
VERSE 1
Nakedde kumakya noonye Lupiiya nsanyuse bendeka ewaka eyo
Nazuukuse kiro mumatulutulu Ohh why Ngende njiyoze abatto Ehh Tukola zitunyola nye betuleka ewaka ekyo tebakimanya olaba ezigula ebitabo Zibula kati olwo eza school fees zolina!?
Olusozi Lupiiya
MP jamilio
Lyrics - Amazzi Gakaveera
INTRO
Agakaveera...
Amazzi ga kaveera Oganywa bakusekerera eyaa
Naye oja kuba Muwanguzi yenze MP Jamilio Label Music Parliament
VERSE 1
Amazzi tanywa nga gali agakaveera nga noluusi tebafumbye
Netusaba netubeera wo kulwa katonda tubeere balamu nga tetufedde Nga bwetufuna ekyemisana ekyegulo nga tuyimbawo kittiibwa kya buganda abutalaba nebagamba twasiraana Naye nga tumanyi gyetugenda Bwetwakimanya kamu kamu mwemuva omuganda netufungizza laba tukwazze
Amazzi Gakaveera
MP Jamilio